Agambye enju aba kkampuni ya Riham efulumya Roko Boom gyebamuzimbidde yetaagamu mufumbi wa ttooke era wakumweyiwamu mwaka guno, mumusondereko akole embaga enamenya n’emiti!
“Bannaaye biri byemwandabye n’omuyimbi nga tukoze embaga byabadde byakiwaani. Twabadde tukwata vidiyo ya luyimba naye ebya ddala bya mwaka guno, omukazi mufunye mumpe ssente mpase.” Golola nga kati agenda mu myaka 40, bweyategeezezza.
Golola yateeka ettutumu mu muzannyo gw’ensambaggere era lweyagwanjula wano mu ggwanga mu 2011amale aggunde Abdul Qadir Rahim, nnamungi w’omuntu atalabwangako okuleka mu mipiira ogwa Uganda Cranes n’ogwa Masaza yagwetabamu.
Okuva olwo, yafuuka wa ttuunzi era nga muganzi nnyo, kyokka banne buli lwebamubuuza ku by’omukyala, atunula eri ne batuuka n’okutya nti taba nga yatomerwa endiga.
Kati no abasirisizza, 2021 agambye a guy I aguyingira na mugole.
TUTEGEDDE ebyatutte kiyumba anagwa Mufti wa Uganda Sheikh Shaban Ramathan Mubajje mu kibuga Jinja ku Lwokutaano lwa wiiki e ewedde, meeya waayo Abdul Majid n’atuuzaa kkanso bukubirire okuyisa ebiteeso.
Ensonda zitutegeezezza nga Mufti eyawerekeddwako ebikonge okuva ku kitebe kya Uganda Muslim Supreme Council e Kampalamukadde bweyagenze ku by’okuzimba omuzikiti mu kibuga Jinja ogunasinga obunene mu Busoga, okuzimba essomero ly’Obusiraamu ery’amanyi ssaako ekijjukizo kya King Faisal eyakiko Kabaka wa Saudi Arabia.
Ono eyakyalirako ekibuga kino mu myaka gy’ensanvu era n’atema evvuunike mu kifo eziyitibwa Mivule Cresent okuzimbawo omuziki etikitaakolebwa, mu kkanso, ekiteeso kyaleeteddwa meeya Abdul Majid Batambuze ne kisembebwa kansala Mariam Nalumansi enteekateeka zitandikirewo, ekyasanyusizza ennyo Mufti Mubajje, n’abayozaayoza.
Yagamble, ‘’Njagala okwebaza meeya Majid Batambuze ne ba kansala mwenna aba municipaali y’e jinja era ndimusanyufu okubeera mu Jinja olw’okuyisa ekiteeso ekikulu bwekityo. Mwebaze Allah olwokuba nti musobola okukolagana obulungi, Abasiraamu n’abatali.”
“Mwongere okubeera obumu lwemuggya okukulaakulanya ekibuga Jinja n’Obusiraamu okutwaliza awamu era mmwe abakulembeze Abasiraamu, mwongere okulaga obukulembeze obulungi abalala basobole okutwegomba.” Mufti Mubajje, bweyategeezezza mu kkanso eyabadde ekubyeko obugule. Yasuubiza nti Uganda Muslim Supreme Council egenda kukola butaweera okulaba nga municipaali y’e Jinja ng’ekoganira wamu nabantu abenjawulo omuli abagabi b’obuyambi bakulaakulanya ekifo ky’ekijjukizo.
Akola nga Kaazi wa disitulikiti y’e Jinja Sheikh Ahmada Kibirige naye yasiimye obukulembeze bwa Jinja olw’enkolagana ennuungi.
Sipiika Moses Morrison, yeeyamye ewa Mufti ku lwa kkanso okunyweza enkolagana ne Uganda Muslim Supreme Council.
Mubajje yawerekeddwako sentebe wa UMSC Dr. Abdulkadir Iddi Balonde, akulira ebyediini ku UMSC Sheikh Murshid Luwemba, Dayirekita wa Sharia Sheikh Yahya Kakungulu nabalala.
E Jinja yatuseeyo nga zigenda mu ssaawa ttaano ez’okumakya era kkanso eyatutte kumpi essaawa emu n’ekintu olwawedde, n’agenda mu muzikiti gwa Masjid Jamia mu kibuga Jinja, gyeyasaalidde.
A MONTH or two, to the ruling NRM Party Delegates conference, State Minister for Tourism, Wildlife and Antiquities Godfrey Kiwanda Ssuubi who doubles as Mityana North Constituency legislator has offered himself for the Vice Chairman NRM Central region top job.
He is likely to tussle it out with the incumbent Alhaj Abdul Nadduli, money bag Hon. Sam Kahemba Kutesa, Lwengo LC V boss George Mutabaazi and others.
The Kisoboka MP who is saluted for promoting Uganda Tourism to East Africa, Africa and outside the Black continet has revealed to us how he has all chances to emerge the winner over other contenders referring himself the best for this Party deployment.
Hon. Kiwanda, told this Online site that, “My experience, loyalty to NRM party and genuine love to our party Principal President Museveni will automatically aide me to kick out other contenders. We are comming to consolidate what has been done by the party, continue promoting and mobilize for NRM.”
WHY I HAVE OFFERED MYSELF – KIWANDA
He said, “NRM has six 6 chairperson positions. Buganda region is one of the constituencies. I am presenting myself this time with a one ticket. It’s a must win.”
“Last time I contested, but I was requested to allow the then bearer to have it. This time, given my experience, am unstoppable.” Revealed Kiwanda saying if you are to get the candidates in the region, Kiwanda is one of the best candidates that NRM has.
A senior MP, Kiwanda joined the 7th Parliament at the age of 25. He missed the 8th Parliament. However, President Museveni appointed him Karamoja Resident District Commissioner (RDC), using this office to mobilize for NRM in the region. “Being a national leader, I know all the corners. Am in Acholi, Lango, Rwenzori, Kasese, Karamoja, Kigezi, etc. Am sure, Party delegates will massively vote for Kiwanda.” He said.
BUGANDA CAUCUS CHAIRMAN SCORE CARD
When Mityana North sent Kiwanda back to Parliament in 2011, over 90 MPs in Buganda Caucus elected him their Chairman, deputised by opposition DP’s Hon. Betty Nambooze Bakireke.
“During that time, a lot of things came to order. The relationship between Central government and Buganda Kingdom Improved greatly. We had several meetings between the two governments and very many things that were pending were able to be worked upon and returned to Mengo.” Said Kiwanda.
He noted that, the tension that was there between Mengo and Central government during the 8th Parliament which saw Kabaka’s CBS radio closed and then Katikkiro Owek. JB Walusimbi blocked from going to Kayunga, normalised in the 9th Parliament when he was steering the Buganda Caucus.
“Buganda Caucus for the first time ever, hosted the Katikkiro of Buganda at the Parliament during popular Ettoffaali project and we managed to mobilize colleagues who are non Baganda to stand with us. Thanks to these colleagues, for they contributed handsomely hear contribution to Buganda Kingdom.” Kiwanda told us.
During his chairmanship, Buganda Caucus bought two vehicles for the Kingdom.
“We did a lot of mobilization in villages which was actually very interesting and it added a lot of value in mobilization terms of economic empowerment, we went to schools as Buganda Parliamentary Caucus and we moved as a team; opposition and the ruling NRM MPs.” Kiwanda told us adding that, “It was in fact the last united caucus we have ever had in Buganda. Our Treasurer was Hon. Deogratius Kiyingi from Democratic Party. We worked as a team on matters of Buganda without looking at our political differences. That shows the mode of leadership and also the spirit of tolerance that we have in a person called Kiwanda.”
On the participation in Buganda activities, it is on record, during his leadership, the attendance of Buganda MPs Buganda Kingdom functions was the best ever. Over 50 plus members of Parliament used to attend these functions.
If you consider Kiwanda numbers with the ones attending such functions these days, the numbers are very low. Kiwanda played a pivotal role between NRM and opposition MPs, commanded respect and perfectly led them in participation to Kingdom functions.
IN NRM OFFICE
Kiwanda said, he want to be the NRM Vice chairman in Buganda not only for those in NRM but for Buganda as a region.
“You see, Buganda is a very big factor in the politics of Uganda. Am looking at Buganda politics and how to use this office mobilize for my party and Buganda as a region. If you want someone who ryms well with everyone in the region including the opposition, definately Kiwanda is the best candidate.” He said.
“On board for the region, am bringing energy, comming with experience and integrity.To me, the three are vital. We need a leader who is energetic, who has experience and a leader whose integrity is not doubtable.” Says Kiwanda.
He saud, he will push for the four core Principles of NRM which includes; Nationalism, Pan Africanism, Socio-economic transformation and Democracy. On his poster, it is written, ‘Continuation of the NRM Ideology.’
During the recent trekk, the President was talking about the Kisoboka campaign. In Kiboga, Hon. Ruth Nankabirwa told the president that, ‘What you see me doing here, I copied it from Hon. Kiwanda.’ Now Kiwanda is saying, Kisoboka is the production campaign, so he is comming with it.
AS A TOURISM MINISTER
When Kiwanda was appointed State minister for Tourism, Wildlife and Antiquities, which ministry he proudly enjoys and enjoys working with people, statistics show, the ministry has since registered tremendous achievements.
He told us, “I have raised the numbers from 1.2M visitors to now almost 2M visitors a year.”
He has led different campaigns in the ministry, campaigns like Tulambule, that increases the awareness of Ugandans about their country. This campaign is still running.
“I began another campaign called Twende Uganda Tourism campaign, raising awareness to the East African Countries to increase their visitations to our country. And I want to say, numbers from the region visiting Uganda has greatly increased.” Said Tourism minister Kiwanda.
He led another campaign called Destination Uganda Tourism aiming at other African countries outside East Africa. It is continental. It has increased the visibility in countries like Egypt.
He said, “The last one is Pearl of Africa Tourism campaign. This one is aiming the globe. All these campaigns have yielded results. We have hired Public Relations (PR) firms that do campaign for us in almost 10 countries now which includes; Japan, Germany, China, United Arab Emirates (UAE), USA, UK, etc.All these PR firms help to increase our visibility in these nations in order to attract more visitors to our country.”
Kiwanda says, “this has helped us and I know tourism has brought tools to people ears, tourism is now discussed on bodaboda stages, in the bars, it has taken centre stage in both print and electronic media, taken a lead on social media.Even when the President went for trekking, the whole trekking turned as tourism. So really, am comming as Vice Chairman NRM Buganda region with vigor.”
BUGANDA EXPECTATIONS IN KIWANDA
About Buganda Kingdom expectations, Hon. Kiwanda said, it will be the continuation of the good working relationship. “The way I used to push Buganda Kingdom issues when I was the Buganda Caucus chairman, will be the same way when am elected Vice chairman NRM Buganda region.” He said. Speaking to this Online, Kiwanda said, as a Minister, he has worked very closely with Buganda Kingdom tourism ministers and when Buganda Tourism chapter were Organizing Miss Tourism, “We worked togather, they allowed us to market the Kingdom tourism sites, our visitors have gone to Bulange several times, the story of Buganda it’self is a tourism story and am happy that we are indeed working togather to promote Buganda Kingdom culture.”
“We are also getting a fund any time from now and we will be working on the Kabaka’s lake, cleaning it that it becomes a tourism aspect. We will put up boats as the ministry of Tourism, there are some partners we are working with that this lake becomes a big tourism facility.” Revealed Kiwanda.
CONSTITUENCY POLITICS
He still boast of his popularity and hard work, saying, nothing will block him from bouncing back in 2021 as Mityana North MP.
Kibedi Nsegumire, is one of those warming for Kiwanda’s seat.
“We will have primaries, my teams are on ground. Am not going there as an intruder. I have carried out campaigns in Mityana North for some good years, studied from there, I have done a lot, and we are still performing. I have extended power, water, schools, improvement of roads, etc. We will comfortably win again.” Said Kiwanda.
Asked whether age limit ghost won’t haunt him and make him lose 2021 polls, Kiwanda says, “It depends on the explanation you do to the constituents. Actually for me i went to the constituency to give them the party resolution because, definately as Kiwanda I had nothing to change. It was a party position.”
“When CEC sit, comes up with a decission, NEC make a decission, so to the Caucus. And you as a legislator, some body who came on a party ticket, your part is to go and explain to the people. I definately explained to the people, moved to all parishes, ofcourse we faced hostility to some areas, but I know, will go over it.” Explains the popular Miss Curvy reknown minister.
He said, “There are many reasons I will gI’ve voters. One, am a member of cabinet and we go by collective responsibility, and am sure my people benefits a lot when am a Minister, and they know, I came to Parliament on NRM flag.”
“I may not be able to convince all opposition people but still, they will vote me for being bold on Buganda issues, being developmental and even on economic growth. With my Kisoboka campaign I have increased production in my area, wealth irrespective of our political difference. Those who think will unseat me, they are day dreamers, they wont manage. We will humiliate them.” Vows Hon. Kiwanda.
A LORRY carrying sugarcranes driven by a careless driver has rammed into a parked taxi full of passengers csusing a fatal accident in a town called Walugogo along Iganga – Bugiri highway, leaving many lives lost!
According to the eye witness, the taxi was offloading passengers.
OMUYIMBI Mark Bugembe amanyiddwa ennyo nga Buchaman ebintu byongedde okumwonoonekera, Muky. Lucy Nakyobe owa State House abadde yakamwegaanira mu Palamenti nti mu bawabuzi ba Pulezidenti Museveni tamanyiddwa, ssente za Gen. Salim Saleh obukadde 200 zeyalidde ku baana ba Ghetto ne zimuzaalira akabasa!
Abavubuka ba Ghetto bamugobye ku bwapulezidenti era ne bamulabula nti bwe kanamutanda n’asalimbira mu nfo zaabwe, baakumutemako okugulu okw’okubiri, atambulire mu kagaali nga bamulanga obunnanfuusi.
Ekifo kye bakirondeddemu mwanamulenzi mutaseka ‘Hired Gun Moyes’ ng’amannya ge amatuufu ye Joseph Bukenya.
Ono yeyawangudde akalulu oluvannyuma lw’okuttunka okw’amanyi wakati wa Kabaaya, Mark ow’e Kamwokya ne Kaka owe Nakulabye.
Okusinziira ku Sandra Nakakeeto amanyiddwa nga Ssenga wa Ghetto mu Uganda, “Nga 21/12/2019, nze ne Buchaman, wamu n’abavubuka ba Ghetto twagenda ewa Gen. Salim Saleh n’a atuwa obukadde 200. Twalowooza Buchaman anaakozesa ssente zino okukyuusa embeera z’abaana ba Ghetto kuba gwe gwali omulamwa naye yazeezibika.
Twalabye talina lugendo, kwekumufumuula, ne tulonda Moyes ku bwapulezidenti kuba amanyi ebiruma abaana ba Ghetto.”
Olwalangiridde Moyes ku bwapulezidenti, ne bamusaba atandikirewo okutalaaga enfo za Ghetto ez’enjawulo nga mu zino mulimu Kasokoso ne Kawaala gyeyasookedde, era tukitegeddeko nti wakutalaaga eggwanga lyonna.
“Ekitutwala mu Ghetto ez’enjawulo, ye pulezidenti waffe omupya okuwuliriza ebizibu ebiruma abavubuka era oluvannyuma, wakusisinkana omukulembeze w’eggwanga abimuloopere.” Ivan Nyombi, ssentebe wa National Ghetto Task Force, bweyatugambye.
Yagambye, ekibaleese, kwekulabula Pulezidenti Museveni okwewala Buchaman kuba abaana ba Ghetto tebamulabawo, balina obukulembeze baabwe ng’enteekateeka z’okubakulaakulanya n’okukyuusa obulamu bwabwe, ssaako okumukuyegera akalulu, ziyisibwe mu bukulembeze abaana bwebakkiririzaamu.
Ivan y’abadde ddereeva wa Buchaman ng’abadde akozesa mmotoka ze okumutambuza kyokka olwafuna obukadde 200, n’amugoba n’emmotoka ye, olwo loodi ne yeeyiwamu kapyata.
SSENGA WA GHETTO AYOGEDDE
Mu mboozi ey’akafubo ne Ssenga yatugambye, “Mbadde ntambula mu Getto zonna kubanga abantu banzikiririzaamu.”
Yatutegeezezza ng’abaana mu Ghetto ezenjawulo bwe bamutuukirira ne bamugamba, “Ssenga ffe tetwagala Buchaman. Twali twamwerabira dda okuva lweyayawukana ne Bobi Wine nga tetumulaba mu Ghetto ebbange lyonna. Talina ky’agenda kutukolera era oyo tayinza kubeera Pulezidenti waffe.
Wonna wetumulabirako ng’asalimbira mu ghetto zaffe, tugenda kumutemako okugulu kwe okwokubiri abeere ng’atambulira ku kagaali akimanye nti tetumwagala era takiikirira ndowooza zaffe.”
“Nga Ssenga wa Ghetto, nagenda ewa Buchaman ne njogeramu naye ategeere ebizibu ebiruma abaana era ne mutambuzaako mu nfo ez’enjawulo. Nakizuula nti yali tannafuna ssente okuva ewa Muzeeyi ng’abamu ku bavubuka bwe baali balowooza.” Ssenga wa Ghetto, ng’abeere Magere bweyatugambye.
Ono abaana ba Ghetto gwebasinza okusinziira olw’engeri gy’ananguyiramu yagambye, “Nze nakozesanga ssente zange ne ngulira bakomanda emmere ababeranga ewa Buchaman ng’olwo ye ali yala.”
“Ewa Buchaman e Luwafu mu Makindye waliwo ekyoto, nga ku Kyoto ekyo abaana basiiba ku njaga. Naye bwe namubuuza, naye ddala, ‘Buchaman abavubuka bano obateeseza ki singa baba bakuyise ewa Pulezidenti,’ ko ye, ‘Ssenga, tewali nnyo ky’amaanyi naye naawe ebyaffe obimanyi, asatu mu bbanga, abiri ku nnyama.’ Bino byanneewunyisa.” Ssenga Ghetto bweyatugambye.
Yategeezezza nti yawabula Buchaman, nti ebya ‘asatu mu bbanga, abiri ku nnyama’ si gwe mulamwa gw’abavubuka bo mu ghetto.
“Namusaba, bw’aliba atuuse ew’obukulembeze w’eggwanga, amutegeeze nti abavubuka ba Ghetto bangi abalina emirimu mu mitwe, okuli abasobola okwokya ebyuuma, okusiba ‘pavers’, okubajja, okukuba bbulooka z’omusenyu, n’emirimu gy’omumutwe emirala. Nga bano betaaga kukwatako, bakole bave mu kulera engalo.” Ssenga wa Ghetto bweyatutegeezezza n’agattako nti, “Olwo ate abo abatalina mirimu gya mu mitwe, baterwewo ebifo nga webooleza mmotoka, pulojekiti ng’ezo zibayambe okwekolamu ebibiina bya Sacco ez’enjawulo nga basobolera okutereka akasente, bw’ossaako n’aka akasente Pulezidenti k’aba abongereddeko, olwo beekukulaakulanye.”
“Mu kunnyanukula, Buchaman yannewunyisa bweyangamba nti, ‘Ssenga sooka ondekemu mmale okutambuza ekintu kyangu, nze njagala kulima njaga. Era bwenatuuka ewa Pulezidenti, nja kumusaba angulireyo a akanyonyi mwentambulira.’Namubuuza, ennyonyi n’enjaga gy’ayagala okulima, bigenda kuyamba ki abavubuka bano Ghetto? Kyokka nga by’anziramu biraga, Buchaman yefaako era yeyagaliza yekka.” Ssenga wa Ghetto bweyatugambye.
‘NNALIWO NGA GEN. SALEH AMUWA OBUKADDDE 200 NAZEEZIBIKA’
Ssenga wa Ghetto ono abadde tava ku lusegere lwa Buchaman, yatunyumirizza ebyaliwo Gen. Saleh lweyawa Buchaman obukadde 200 n’ategeeze nga bweyali agenda okuzikozesa okusimba amasamba g’enjala agaggawale!
Yatugambye, bwebagenda ewa Gen. Saleh, Buchaman yaweebwa obukadde 200.
“Nalowooza nti ssente zino tajja kuzezza yekka. Yasuubiza bakomanda ba zi ghetto akasente. Kyokka teyabawa. Ffe yatuwaako emitwalo etaano etaano ku bukadde 200.Waaliwo abavubuka ba Sobbie abaava mu Kisenyi, bano twali nabo ewa Gen. Saleh kyokka tuba tukomawo ne baamusalako nga tukomawo, ne bamukiika mmotoka era n’abawako obukadde kkumi.” Ssenga bweyatunyumirizza.
Buchaman ne ttiimu ye batuukira Kawanda ku bbaala, olwo n’atandika okugulira abaana omwenge era awo we webyakoma, baddamu kumulaba nga yeevugira mu kapyata wa Ragius.
“Kino kyannyongera okunkakasa nti ddala Buchaman talina mulamwa, tali ku nsonga za Ghetto, era tebaayo alimba Pulezidenti nti abavubuka ba Ghetto bali ne Buchaman.” Ssenga nga kati atambula ne Pulezidenti waffe Ghetto omupya, bweyatugambye.
Ye Black messiah ng’ono yeyogeddeko ng’akola ogw’okutunda enjaga mu zi Ghetto yagambye bo Buchaman tebamumanyi mu nfo zaabwe, oyo yenna abaagala ayitire mu Pulezidenti waabwe Moyes okubatuukako.
SSENTE BAZINZIBAKO – BUCHAMAN
Bwetwatuulkiridde omu ku bantu ba Buchaman ab’okulusegere yatugambye, ssente Gen. Saleh zeyamuwa abayaaye bamusalako ng’azireeta e Kampala, a abamulanga okuzibalyako, bamulanga bwemage. Ku Lwokutaana, Pulezidenti wa Ghetto omupya akawungeezi yakamazeeko alambula ghetto z’e Kawaala.
THE Uganda Thanawi and Idad examinations board yesterday Thursday morning released the 2019 Idad and Thanawi results which showed that boys out competed girls. The ceremony presided over by the Uganda Muslim Supreme Council Secretary General Hajji Ramadhan Mugalu took place at Tagy hotel in Kampala.
Out of the 1,393 candidates who sat for the final exams, 1013 were idad students (Islamic S.4) and 380 were Thanawi students ( S.6) from 83 schools in which 57 schools did Idad exams and 26 schools did Thanawi exams. While releasing exams, Dr. Ziad Swaleh Lubanga the Idad and Thanawi examinations board secretary said there was an increase in the overall performance and in the number of students who sat for the exams saying in the year 2018, 849 students sat for idad exams compared to 2019 were 1013 students sat for the exams, in thanawi.
Dr. Ziad said, in 2018, 271 students sat for the exams yet in 2019, 380 students sat for the exams which showed tremendous increase in the number of students doing the exams. He saI’d, the students who did the exams and passed on the Idad level (S.4) where 849 of which 636 were boys and 213 were girls, 161 were boys and 33 were girls and on the Thanawi level ( S. 6) 278 boys and 65 girls passed the exams of which 95 boys and 15 girls passed the exams. On the idad level the students who failed the exams were 163 of these 111 were boys and 52 were girls while 7 students all boys failed. According to Dr. Ziad on the idad level 14 students didn’t turn up for the exams of whom 8 were boys and 6 were girls and for the case of thanawi, only 6 students didin’t turn up for the exams.In his speech as the guest of honor during the releasing of the Islamic results, Hajji Mugalu thanked the idad and thanawi examinations board for the tremendous work done to stremeline the Islamic education. “I want to appeal to the Muslim to stop putting hatred first instead of concentrating on the general programs that benefit the entire Muslim fraternity. I argue all muslims in Uganda to adhire to the unified Islamic examination boards and curriculum to set a common goal.” Said Mugalu. He want the muslim education stakeholders to support and attach themselves to the idad and thanawi examinations board. Again hajji mugalu appealed to the muslims to keep a keen aye on the girl child whom he say are very vital to the world.
This was after the information that girls did well in the released exams. Meanwhile the Uganda Muslim Supreme Council Secretary for education Sheikh Juma Bakhit Cucu said they are determined to control the quality of education for muslim in the country and that they have embarked on streamlining the educational programs of the country He also appealed to the muslims to adopt developmental programs instead of sowing problems which he says have profoundly affected muslims in the country and releaved that there is need to train Islamic teachers who are putting the Islamic curriculum in use.
KAMPALA EMIRIMU egisoba mu mitwalo ebiri egitereddwawo aba kkampuni ya Tondeka Metro egenda okuddukanya bbaasi empya 980 ezijja mu Kampala okumalawo obulippagano bw’ebidduka, giweereddwa bakondakita ne baddeereva ba ttaxi nga Pulezidenti Museveni n’Obwakabaka bwa Buganda bwe baalagidde.
Ebisanyizo ebisabiddwa baddereeva ba ttakisi abanaavuga bbaasi bibacamudde nnyo, Mustafa Mayambala akulira ekibiina kya UTRADA ekibagatta agambye byonna babirina era besunze emirimu gino.
Mayambala atugambye, “Badereeva basanyufu olw’emirimu bannaffe aba Tondeka gyebawadde badereeva ne bakondakita ba takisi, kino kyennyini kyetwasaba Pulezidenti Museveni nti enkulaakuluna yonna ejja, bannyini mulimu gw’okusaabaza abantu be bateekwa okusoosowazibwa.
Kituukiridde era tuli basanyufu.”Pulezidenti Museveni ne Katikkiro wa Buganda Owek. Charles Peter Mayiga baalagira aba Tondeka, emirimu gy’okusaabaza abantu giweebwe baddeereva ba ttakisi, ekyakoleddwa.
Bbaasi empya 980, omwaka guno wegunaggwerako zinaaba zonna zituuse mu Kampala era nga zisikidde ttakisi mu kusaabaza bannakampala nga bwekiri mu bibuga by’amawanga agawerako.
Okusinziira ku ba kkampuni ya Tondeka, bbaasi 400 zituuka mu mwezi gwa mwenna, bbaasi endala 200 zijja mu mwezi gwa kkumi, endala 200 mu November ate 180 zijje mu December.Zo ezigenda okukozesebwa mu kuyigiriza ba ddereeva ba ttakisi okuzivuga, zituuka mu mwezi gwa mukaaga omwaka guno.
EBISABIDDWA ABA TTAKISI OKUVUGA BBAASI
Okusinziira ku kirango ekyafulumiziddwa aba kkampuni ya Tondeka, abavuzi ba tatakisi bonna abakolera mu Kampala, Mukono ne Wakiso bategeezebwa nti wajja wakubaawo okusunsulwamu okufuna abo abanaavuga bbaasi za Tondeka basole okutendekebwa okunasasasulirwa kkampuni ya Tondeka. “Osabibwa ggwe omuvuzi wa Taxi okutegeka ebiwandiiko bino wammanga nga birina kuleetebwa ggwe nnyini wabyo mu bwangu.” Ekirango kya Tondeka bwekigamba.
Mu bino mulimu:
1. Ndagamuntu yo ey’eggwanga
2. Pamiti gy’olina kati ekukkiriza okuvuga mmotoka
Mu baluwa ya Pulezidenti eri minisita w’ebyenfuna Matia Kasaija eya nga 31/07/2018 yagamba, “Bwenasisinankanye aba Hinduja Group ku by’okusooka okutuwa bbaasi 980 ez’ekika kya Asok- Leyland nakkirizza batuwe bbaasi ezozonna nga ziva Buyindi ate oluvannyuma, bazimbe wano kkampuni mwebanaakolera bbaasi endala ezinaakozesebwa okusaabaza abantu baffe.” “Bbaasi zino nzikirizza, zikolere ku nguudo mwasanjala zonna eziyingira mu Kampala wakati ate era kkampuni ya Asok ngiragidde esseewo enkolagana ne kkampuni yaffe wano eya Kiira Motors. Oluvanyuma lwa bino byonna, bbaasi zino zaakuddira bannayuganda abanaaba baguzeemu emigabo.” Ebbaluwa ya Pulezidenti bw’esoma. Okusinziira ku kiragiro kya Pulezidenti, takisi si zakugobwa wabula, tezijja kuddamu kukolera mu Kampala wakati, nga zijja kukolera eyo ebbali bbali munda nga bweziyiwa abasaabaze ku luguudo bbaasi wezinabajjanga. Zino z’ezimu ku nteekateeka gavumenti zeyaleese okumalawo omugotteko gw’ebidduka mu ggwanga Pulezidenti ennaku ezo gweyagamba nti gulemesa bamusigansimbi okujja wano nga singa bbaasi zinatandika okukola, zigenda kuba zisaba obusente butono nnyo ate nga mpitirivu, ekinaabakiteetaagisa bbanyini mmotoka ntono kuzireeta mu Kampala. “Obutafaananako nga bbaasi endala ezibaddewo, aba Ashok baleeta bbaasi mpitirivu nnyo ate omulundi gumu. Kkampuni ezireeta ezze ezigaba mu mawanga n’ebibuga ebiwerako era zikola bulungi, mpangaazi, zisobola embeera ya Afrika, ate bw’ozituulamu obeera ng’ali mu nnyonyi.” Aba Tondeka bweyagambanga. Bategeezezza nti, ” Obukulembeze bwonna obunaaziddukanya bugenda kuteekebwateekebwa bulungi, nga bulina obukugu mu mulimu guno ate nga buli nnyo mu bantu ba bulijjo abalinnya mmotoka za lukale.” Aba Tondeka bwebategeezezza. Bbaasi zino za kuyitibwa ‘TONDEKA’ nga za kika kya JAN, ekimu kw’ebyo ebika ebisinga obuwangaazi. Mu kafubo ka Pulezidenti n’aba Hinduja Group, bakkiriziganyizza ku migaso gya baasi okusaabaza abantu mu bibuga nga bwezikendereza ddala ku buzzi bw’emisango era n’essente ezisasaanyizibwa mu by’okuketta obuzzi bw’emisango. Abakulu baakirabye nti okutambulira mu bbaasi kuba kwa ddondolo nnyo, abaana abasoma, abakyala abaola mu butale, abavubuka ababa bagenda ku mirimu gyabwe ssaako abakadde n’abo abaliko obuleme. “Mu mawanga bbaasi zaffe gyezisaabaza abantu, toyinza kusanga bulippagano ku nguudo, abakozi batuukira mu budde ku mirimu gyabwe. Eby’entabula biba birabika bulungi era n’enguudo zikuumibwa bulungi nga zitukula.” Aba Hinduja bwebaakakasizza pulezidenti. Bagambye Pulezidenti ng’abatambulira mu bbaasi zino bwebakekkereza ennyo, era amaka mangi agabadde gakozesa entambula za lukale, gagenda kuba nga gafissaawo nnyo ate nga baweereddwa empereza eri ku mutindo gw’ensi yonna.
EBIBUGA EBIRALA EBIKOZESA BBAASI Ebibuga mu Afrika bbaasi za Hinduja gyezikolera kuliko; Dakar, Lagos, Abuja, Abidjan, Accra, Luanda n’ebirala bingi. Gavumenti eyatutte obudde ng’enoyereza bbaasi zino yagambye za kikungu nga zijja kutambuliza abantu mu nbeera eyeeyagaza. Okusinziira ku byakkanyiziddwako abakulu, aba Hinduja bagenda kutikkulira mu ggwanga sipeeya wa bbaasi zino era entendeka bannayuganda okuzikanika. Amaduuka ga sipeeya wa bbaasi gakuteekebwa mu bitundu mu Kampala eby’enjawulo.
EYALIKO Ssaabaminisita wa Uganda John Patrick Amama Mbabazi alidde ‘esswaga’ ku bikujjuko by’amagye ga UPDF e Nakaseke bw’atuukidde mu kitiibwa bagenero ne bamukubira ssaluti ssaako abanene mu gavumenti okulwanira engalo ze n’akafuba olwo ababisomera mu bbaasi ne batandika nti y’aliba ddala nga ye musika w’omukulu!
Mbabazi eyabadde anekedde mu ssuuti eya ggule ng’asibye n’ettaayi eya kakobe olutuuse, baminisita ne bagenero bonna ne bayimirira mu ngeri y’okumussaamu ekitiibwa olwo n’agenda ng’ababuzaako ng’eno abanene mu magye bwe bamukubira ssaluti ez’okumukumu ezitera okukubirwa Pulezidenti.
Bweyatuuse ewa Gen. Salim Saleh muto wa Pulezidenti Museveni, Mbabazi n’amugamba, “Saleh ondyako biki, ng’ogezze nnyo?” Olwo bonna ne baseka.
John Mitala, omuwandiisi wa kabineeti yasituse mu ntebe ye agenda abuuze ku Mbabazi ng’oli kyangu okulowooza nti Pulezidenti yeyabadde atuuse.
Olwagenze awabadde bannamagye Gen. David Muhoozi aduumira UPDF ne Maj. Gen. Sabiiqti Muzeeyi amyuuka Ssaabaduumizi wa poliisi, yabasanze besimbye bwantongo nga bombiriri baalabiddwa nga beemenyako okumubuzaako.
Embeera eno yatutte eddakiika ezaasobye mu kkumi nga buli munene mu gavumenti alwana okubuuza ku Mbabazi.
Oluvanyuma yaweereddwa entebe mu weema y’abakungu mweyatudde nga wayiseewo eddakiika ntonotono, Pulezidenti Museveni naye n’atuuka.
KIKI EKIKOMEZZAAWO MBABAZI
Kyonna Museveni ne Mbabazi kyebabala, kikulu!
Kumpi gibadde gigenda mu myaka etaano nga Rt. Hon. Amama Mbabazi talinnya ku mikolo gya gavumenti oluvanyuma lw’okusoowagana n’eyali mukamaawe Pulezidenti Museveni era n’afumuulwa ku Bwassaabaminisita n’obwassabawandiisi wa NRM mu 2014.
Mbabazi kwekwesuulamu jjulume ne yeesimba ku Museveni ku bwapulezidenti era yonna gyeyakuba enkungana yasaba abalonzi bamuwe obululu abaggye mu bwavu, obubbi n’obulyake Pulezidenti Museveni bw’abataddemu.
Ebyalangirirwa mu kulonda Mbabazi yabiwakanya era n’addukira mu kkooti ensukkulumu ng’agamba ye bukya abaawo, talabanga bubbi bw’akalulu nga obwaliwo. mu 2016.
Mu kkooti nayo, Museveni yamusingirayo, kwekugyira nga y’esonyiwa eby’obufuzi.
Wabula ennaku zino, Museveni ne Mbabazi omukwano gujula na kubasaza mu kabu ng’abatunuulizi b’ebyobufuzi batandise dda okubyogera nti omukulu y’aliba nga yamukomezzaawo, amuteere ekintu.
Emabegako awo, Museveni yaliko mu maka ga Mbabazi ng’afumbiza muwala. Ababiri bazzeemu okubeerako bonna ku ffamu ya Pulezidenti e Kisozi nga obulundi ogubadde gukyasembyeyo, baabadde mu ggwanga lya Togo ng’ate Mbabazi y’ayaniriza Museveni, ekyalese abatunuulizi b’ensonga nga batakula emitwe ku kibalo ky’abakulu.
IT’S SAD! Popular Uganda Cranes cheer leader Jackson Ssewanyana commonly known as ‘Uncle Money’ has been ordered by Buganda road court magistrate to prepare his defence in a Manslaughter case against him and one Benson Ssenyonga, all residents of Kasubi IV in Lubaga Division, Kampala.
Uncle Money is Kasubi IV chairman while Ssenyonga is the area defence Secretary. Court grant them bail
The two are charged of having a hand in the killing of one Siraje Tumusiime on 16th/08/2019 who was allegedly killed by a mob on allegations of being a phone thief.
The two area leaders Ssewanyana and Ssenyonga were arrested and have been on remand. Today, Buganda road court magistrate Ayo Miriam Akello ruled that the two area leaders have a Manslaughter case to answer.
WEZINAAWERERA ssaawa munaana leero, kkooti ya Buganda Rd enaaba ekubyeko bugule abawagizi b’omupiira n’abantu b’e Kasubi, bwebanaaba bazze okubeerawo ng’abajulizi ng’omulamuzi Ayo Miriam Okello awa ensala ye oba munnaabwe Jackson Ssewanyana abangi gwebamanyi nga ‘Uncle money’ omuwagizi wa Cranes lukulwe alina omusango okwewozaako.
Ono amaze akabanga ng’attuunka n’omusango gw’okutta omuntu mu butanwa.
Uncle Money nga y’amyuka ssentebe w’ekyalo Kasubi Zone VI , yasindikibwa ku metre e Luzira ne munne Benson Ssenyonga ng’ono ye Defensi w’ekyalo oluvanyuma lw’okuggulwako omusango gw’okutta Siraje Tumusiime mu butali bugenderevu.
Tumusiime yattibwa nga 16/08/2019 oluvanyuma lwabatuuze okumutebereza okubeera omubbi nga bano batwalira amateeka mu ngalo ne bamukuba amayinja n’emiggo egyamuttirawo era ekyaddirira ye poliisi okukwata abakulembeze beyalumiriza nti bebaali bakuliddemu abantu okutwalira amatteeka mungalo .